Sunday, August 31, 2025
NEWSDAY
  • News
  • Politics
  • Lifestyle
  • World
  • In pictures
  • Luganda
  • In History
  • Sports
  • Perspective
  • Business
No Result
View All Result
  • News
  • Politics
  • Lifestyle
  • World
  • In pictures
  • Luganda
  • In History
  • Sports
  • Perspective
  • Business
No Result
View All Result
NEWSDAY
No Result
View All Result
Home In Luganda

Tayebwa atendereza Kampala International Kansanga

by www.newsday.co.ug
November 14, 2022
in In Luganda, News
178 10
Tayebwa atendereza Kampala International Kansanga
4.7k
VIEWS

Related articles

Tayebwa to Mao: Museveni is a man of his word, better keep yours

July 23, 2023

Deputy Speaker Tayebwa asks Government to block pornography sites

July 5, 2023

Omumyuka wa sipiika wa palimenti Thomas Tayebwa yebazizza University ya Kampala International e Kansanga olw’omulimu gwe bakola okugunyunjala  n’okubangula  bannayuganda  mu masomo agenjawulo okusingira ddala mu byamateeka ,ebyeddagala n’obujanjaabi.

Abayizi  2253 bebqtikiddwa ku tendekero lya Kampala International  University e Kansanga mu matikira ag’omulundi gwa 26 nga gwetabiddwako ebikonge bingi ebyenjawulo  nga omugenyi omukulu abadde sipiika wa palimenti  Anitah Among nga akikiriddwa omumyukawe Thomas Tayebwa.


Omumyuka wa chancellor wa University eno Professor Mouhamad Mpezamihigo asabye government okubakwasizaako nadala mu bya Science n’eddwaliro lyabwe okusobola okubangula obulungi abayizi babwe okufuluma n’obukugu obweyagisa mu nsi yona  nga yebazizza bona ababayambako mu kubangula abayizi baabwe.
Amyuka sipiika Thomas Tayebwa yebazizza University ya Kampala International University  olw’ediimu eddene lyekola mu kusomesa n’okubangula bannayuganda  era nategeeza nga government bwegenda okukola ennyo mu kubayambako  n’okubakwatizaako.
Oluvanyuma asomye obubaka bwa sipiika Anitah Among  mwayozayozerezza abakuliira University eno wamu nabayizi olw’okukuuma omutiindo  era nategeeza nga bwagenda okukola kyona ekisoboka okulaba nga babakwatizaako mu buli ngeri  nga naye amateeka yagasomera wano.
Abayizi bano bakuguse mu misomo okuli Engineering ,Computer, amateeka, ebyamawulire,obusawo ,obusomesa,business n’ebirala bingi nga mubano mubaddemu n’ezudde ku bulwadde bw’omusujja ekigenda  okuyamba eggwanga nga ono y’omu ku bawereddwa ebirabo.
Mubatikiddwa mwemubadde n’omugagga Muhammad Kamoga nga ono afunye Digree mu mateeka  era nga ono ategezezza nga bwasomye bwebigenda okuyamba bannayuganda bona  okubalwanirira mu by’amateeka era nanyonyola  byagenda okukoleera eggwanga.
Twogeddeko nabatikiddwa abalala wamu n’abazadde n’abenganda zaabwe nga basanyufu olw’okukuba emisomo olukku mu mutwe.


Do you want to share a story, comment or opinion regarding this story or others, Email us at newsdayuganda@gmail.com Tel/WhatsApp........0726054858
Do you want to share a story, comment or opinion regarding this story or others, Email us on info@newsday.co.ug or ,Tel/WhatsApp........0702451828

Categories

  • Business
  • Entertainment
  • In History
  • In Luganda
  • in pictures
  • Lifestyle
  • News
  • Perspective
  • Politics
  • Sport
  • World

Recent Posts

  • 8 Scouts Bosses Charged Over Kaazi Land And Destruction
  • How Speaker Among Defeated Kadaga in SEC

© 2021 NEWSDAY.

No Result
View All Result
  • News
  • Politics
  • Lifestyle
  • World
  • In pictures
  • Luganda
  • In History
  • Sports
  • Perspective
  • Business

© 2021 NEWSDAY.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In