Tuesday, May 6, 2025
NEWSDAY
  • News
  • Politics
  • Lifestyle
  • World
  • In pictures
  • Luganda
  • In History
  • Sports
  • Perspective
  • Business
No Result
View All Result
  • News
  • Politics
  • Lifestyle
  • World
  • In pictures
  • Luganda
  • In History
  • Sports
  • Perspective
  • Business
No Result
View All Result
NEWSDAY
No Result
View All Result
Home In Luganda

Aba WhatsApp ya Buganda Forum bagabidde amaka 100 emmere mu Wakiso.

by www.newsday.co.ug
July 5, 2021
in In Luganda
126 3
Aba WhatsApp ya Buganda Forum bagabidde amaka 100 emmere mu Wakiso.
3.2k
VIEWS


WAKISO-UGANDA/ NEWSDAY: Abaganda n’emikwano gyabwe abegattira mu kibiina kya Buganda Forum kye baakolera ku mutimbagano gwa WhatsApp baddukiridde abawejjere mu disitulikiti ye Wakiso n’obuyambi bw’emmere wammu ebintu ebyeyambisibwa mu maka.

Abaganyuddwa mu kawefube ono eyagendereddwa okujjuna abali obubi mu biseera bino eby’omuggalo baasangiddwa mu bitundu bye Kyaddondo – Kibuga, mu muluka gwe Kasubi ne mu Kyaddondo – Wakiso omuli Kiwalimu, Buwaate.

    Omulimu guno gwakulembeddwa Bannakibiina era abakiise ba Buganda Forum abali mu bitundu ebyo. E Kyaddondo- Kibuga Kansala Nansubuga Margret ate Wakiso Eric Ssekiranda Munna Nkobazambogo era ow’abavubuka.
    Okusinzira ku eyali Omukiise mu Lukiiko lwa Buganda era omukwanaganya w’omukuttu, Sylivia Kirabira, emmere yaweereddwayo ba Memba okuli Omuttaka Kigoye owe Endejje-Bombo wamu nakulira essomero lya Monde Ssekanyonyi, Muwanga David ate olw’o Bannakibiina ne basasulira entambula.

    • Sukaali n’ebikozesebwa ebirara
    Sukaali n’ebikozesebwa ebirara.

    Amaka agakunnukiriza mu Kikumi gaganyuddwa mu nteekateeka eno.
    “Twawaddeyo emmere enkalu nga Lumonde, muwogo ate n’ebintu nga sukaali omuccere sabbuni n’ebirala ebikozesebwa mu bulamu bwa bulijjo.Twagala okulaba nga enteekateeka enno ebuna mu masazza 18 agakola Buganda,” Kirabira bwe yagambye.

    Related articles

    Release them without charge, Kabaka orders Katikkiro Mayiga after arrest of Royal Army.

    Clan threatens to storm Mengo over land dispute

    October 11, 2023
    Buganda clan heads hail Museveni over sh10b land gift

    Buganda clan heads hail Museveni over sh10b land gift

    September 1, 2023
    • Emmere eyagabiddwa nga etwalibwa.
    Emmere eyagabiddwa nga etwalibwa.

    Ebintu babikunganyiza nga bayita ku mukutu gwabwe ogwa What’s up era wano Kirabira weyasabidde buli abalina emikutu Gino okugikozesa mu mbeera etumbula obulamu bwabwe ne Bannayuganda okutwaliza awamu.

    • Emmere eyagabiddwa aba Buganda Forum
    Emmere eyagabiddwa aba Buganda Forum
    Post Views: 79

    Do you want to share a story, comment or opinion regarding this story or others, Email us at newsdayuganda@gmail.com Tel/WhatsApp........0726054858
    Do you want to share a story, comment or opinion regarding this story or others, Email us on info@newsday.co.ug or ,Tel/WhatsApp........0702451828
    Share167Tweet105SendShare
    Next Post
    Wakiso receives 8,370 doses of Astra Zenac for second jab

    Wakiso receives 8,370 doses of Astra Zenac for second jab

    • What caused a mysterious death of Former Elite High School Student

      What caused a mysterious death of Former Elite High School Student

      451 shares
      Share 180 Tweet 113
    • Profile: Who is Hajjat Uzeiye Hadijah Namyalo

      1036 shares
      Share 414 Tweet 259
    • Sex video appearing to show a look alike of BBS’s Diana Nabatanzi in bed with man concerns her fans

      1664 shares
      Share 666 Tweet 416
    • Child Awaiting DNA Test Dies Mysteriously , Police Arrests Mother

      410 shares
      Share 164 Tweet 103
    • Lawyer Ssemakadde: Uganda’s Judiciary Has Gone to the Dogs, needs radical Surgery 

      627 shares
      Share 251 Tweet 157
    NEWSDAY

    Your source of the most critical on spot breaking news from www.newsday.co.ug. Newsday Uganda is recognized by audiences around the world as a trusted supplier of news.

    info@newsday.co.ug
    +256702451828

    Categories

    • Business
    • Entertainment
    • In History
    • In Luganda
    • in pictures
    • Lifestyle
    • News
    • Perspective
    • Politics
    • Sport
    • World

    Recent Posts

    • Police Investigating How YY Coach, Overturned, Caught Fire Killing Travellers
    • Shock And Grief As Sudhir’s Son Rajiv Ruparelia Dies In Crash

    © 2021 NEWSDAY.

    No Result
    View All Result
    • News
    • Politics
    • Lifestyle
    • World
    • In pictures
    • Luganda
    • In History
    • Sports
    • Perspective
    • Business

    © 2021 NEWSDAY.

    Welcome Back!

    Login to your account below

    Forgotten Password?

    Retrieve your password

    Please enter your username or email address to reset your password.

    Log In