Friday, November 7, 2025
NEWSDAY
  • News
  • Politics
  • Lifestyle
  • World
  • In pictures
  • Luganda
  • In History
  • Sports
  • Perspective
  • Business
No Result
View All Result
  • News
  • Politics
  • Lifestyle
  • World
  • In pictures
  • Luganda
  • In History
  • Sports
  • Perspective
  • Business
No Result
View All Result
NEWSDAY
No Result
View All Result
Home In Luganda

Bobi alagidde abawigize be okwekalakasa okulemesa Museveni okulayira

by www.newsday.co.ug
March 24, 2021
in In Luganda, News
123 2
Bobi alagidde abawigize be okwekalakasa okulemesa Museveni okulayira
3.1k
VIEWS
ennyonyi nga yebongera mu bwengula waggulu w’ofiisi za NUP e Kamwokya, March 9. 2021

Kampala. Akulira ekibiina kya National Unity Platform (NUP) Robert Kyagulanyi (Bobi Wine) akunze abawagizi be okweyiwa ku nguudo okuwakanya kyayise okubba obululu okwakolebwa akakiiko k’ebyokolonda nebalangirira Pulezidenti Museveni ku bukulembeze.

Abagambye bekalakase okwetoloola eggwanga mu mirembe nasaba abakuumaddembe obutatuusa bulabe ku muntu yenna kubanga okwekalakasa ddembe lyabwe elibawebwa ssemateeka.

“Tulina okuwakanya obubbi bwakalulu kaffe. Wadde mu kkooti twajjayo omusango netuguza mu mmwe abantu, tulina obujulizi nti Gen. Museveni twamuwangulira waggulu era abaserikale bebamukubira akalulu mu bitundu ebimu. Twamuwangulira waggulu wadde yabba,” bwe yagambye.

Yabadde mu lukiiko lw’Abannamawulire nagamba nti okubba akalulu kwatandikira ku bikolwa omwaali okukwata bakakuyege be, okugyako  yintaneeti, n’okukola effujjo elyabuli ngeri omwaali n’okutta abantu.

Related articles

Court Orders Karim Hirji to Refund Shs 5bn CHOGM Money

November 6, 2025
Ugandan-Born Zohran Mamdani Elected New York City Mayor

Ugandan-Born Zohran Mamdani Elected New York City Mayor

November 5, 2025
  • Ennyonyi y’amaggye ngeyita wagulu w’ofiisi za NUP Bobi bwe yabadde alangirira okwelakasa.

Yalalise gavumenti okuyimbula abawagize be bonnan’okukomya okubakata. Yagambye nti okwekalakasa kweyalangiridde tekugenda kubamu ffuujo.

Kyokka ab’ebyokwerinda bamulabudde nti kanagezaako okwekalakasa n’abantu be nga tebalina lukusa kanamujutuuka.

Bobi obwedda ayogera eri abamawulire beyatuzizza e Kamwokya nga ennyonyi z’amaggyezekalisizza mu bbanga okuyita waggulu w’ofiisi za NUP so ng’ate mu kibuga n’awalala abebyokwerinda babadde balawuna.


Do you want to share a story, comment or opinion regarding this story or others, Email us at newsdayuganda@gmail.com Tel/WhatsApp........0726054858
Do you want to share a story, comment or opinion regarding this story or others, Email us on info@newsday.co.ug or ,Tel/WhatsApp........0702451828

Categories

  • Business
  • Entertainment
  • In History
  • In Luganda
  • in pictures
  • Lifestyle
  • News
  • Perspective
  • Politics
  • Sport
  • World

Recent Posts

  • Court Orders Karim Hirji to Refund Shs 5bn CHOGM Money
  • Ugandan-Born Zohran Mamdani Elected New York City Mayor

© 2021 NEWSDAY.

No Result
View All Result
  • News
  • Politics
  • Lifestyle
  • World
  • In pictures
  • Luganda
  • In History
  • Sports
  • Perspective
  • Business

© 2021 NEWSDAY.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In