Thursday, October 16, 2025
NEWSDAY
  • News
  • Politics
  • Lifestyle
  • World
  • In pictures
  • Luganda
  • In History
  • Sports
  • Perspective
  • Business
No Result
View All Result
  • News
  • Politics
  • Lifestyle
  • World
  • In pictures
  • Luganda
  • In History
  • Sports
  • Perspective
  • Business
No Result
View All Result
NEWSDAY
No Result
View All Result
Home In Luganda

Omussajja adduse ku mukaziwe ku lunaku lw’embaga

by www.newsday.co.ug
April 10, 2021
in In Luganda
121 1
Omussajja adduse ku mukaziwe ku lunaku lw’embaga
3.1k
VIEWS

By Gideon Kisembo
Wakiso. Embaga esasise oluvanyuma lw’omussajja okubulawo ng’agenda okugattibwa ne kabiite we mu bitundu bye Wakiso olwaleero.

Omussajja ono, Dr Patrick Mbusa Kabagambe yabuzeewo eggulo ku Lwokutaano n’emmotoka egambibwa okuba ey’omukazi  UBH 905X.
Ekyerarikiriza nti essimu ze zonna 0772844871, 0702683911, 0726003296 wetuwandikidde eggulire lino nga tezinaddako.

Omugole omukazi Kobusingye Christabella wakati mu kusoberwa, addukidde ku poliisi ye Kasangati nassaayo okwemulugunya kwe ku fayilo SD REF 22/10/04/2021.

“Ab’oluganda n’ebannadiini bonna basobeddwa. Batunula ttaayo wakati mu kulindirira omussajja atalabikako,”Kobusingye bwe yategezezza Poliisi mu sitatimenti.
Nasaba Poliisi okuyambako okuzuula bba yonna gyali.

Related articles

Kenya’s Kingpin Politician Raila Odinga Dies In India

Kenya’s Kingpin Politician Raila Odinga Dies In India

October 15, 2025
COURT REMANDS TWO OVER FRAUD

COURT REMANDS TWO OVER FRAUD

October 14, 2025

Omwogezi wa Poliisi mu Kampala n’emiriraano Luke Oweyesigire ategezezza nti Poliisi eri ku muyiggo okuzuula Mbusa.
“Ab’oluganda lw’omusajja batutukiridde era tutandise okunonyereza,” bwe yangambye.


Do you want to share a story, comment or opinion regarding this story or others, Email us at newsdayuganda@gmail.com Tel/WhatsApp........0726054858
Do you want to share a story, comment or opinion regarding this story or others, Email us on info@newsday.co.ug or ,Tel/WhatsApp........0702451828

Categories

  • Business
  • Entertainment
  • In History
  • In Luganda
  • in pictures
  • Lifestyle
  • News
  • Perspective
  • Politics
  • Sport
  • World

Recent Posts

  • Kenya’s Kingpin Politician Raila Odinga Dies In India
  • COURT REMANDS TWO OVER FRAUD

© 2021 NEWSDAY.

No Result
View All Result
  • News
  • Politics
  • Lifestyle
  • World
  • In pictures
  • Luganda
  • In History
  • Sports
  • Perspective
  • Business

© 2021 NEWSDAY.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In