Saturday, May 21, 2022
NEWSDAY
  • News
  • Politics
  • Lifestyle
  • World
  • In pictures
  • Luganda
  • In History
  • Sports
  • Perspective
  • Business
No Result
View All Result
  • News
  • Politics
  • Lifestyle
  • World
  • In pictures
  • Luganda
  • In History
  • Sports
  • Perspective
  • Business
No Result
View All Result
NEWSDAY
No Result
View All Result
Home In Luganda

Baloopedde Museveni ne Ochora Okoth fayayiro zemisango egivunaanibwa Ssenyonga ezituliddwako

by www.newsday.co.ug
November 22, 2021
in In Luganda, News
121 2

Some of the pastors attending the press conference in Kampala November 22, 2021.

3.1k
VIEWS

Related articles

Baganda b’omusumba Ssenyonga bamwanise, balajana ku mbeera embi gye balimu

Baganda b’omusumba Ssenyonga bamwanise, balajana ku mbeera embi gye balimu

May 11, 2022
Kkooti ekunyizza omupoliisi azze okuwolereza aba Ssenyonga abali ku gw’okubba

Kkooti ekunyizza omupoliisi azze okuwolereza aba Ssenyonga abali ku gw’okubba

April 16, 2022
Abamu ku basumba b’abalokole naddala abava mu byalo abeegatira mwoyo gwa ggwanga basabye Pulezidenti Museveni n’akulira poliisi Okoth Ochora okuyingira mu misango gye baawabira omusumba Jackson Ssenyonga owa christian Life Church Bwaise.
 Kyokka fatilo ezisinga zibuziddwawo ku poliisi olw’o emisango negyesiba.
“Tulowooza nti ye kenyini alina engeri gyakwataganamu nabamu ku ba poliisi okugiremesa. Ssenyonga twesanga nti yava ku mulamwa natandika okutufera, okutwawulayawula, okutiisatiisa , okutuwamba n’okutufunirako ssente okuva ewa Pulezidenti Museveni ngamumatiza mbu ffena tuli wansi we ekitali kituufu,” ekiwandiiko ekyaasomeddwa Robert Neereko eri Bannamawulire ku Mande bwe kyategezezza.
Nagattako nri wadde “tetuli nyo babyabufuzi naye tulowooza nti ebimu ku bikolwa bya Ssenyonga byebimu ku byavaako Pulezidenti Museveni ne NRM okukola obubi mu Buganda kubanga abasumba abamu nabagoberezi babwe baali banyiivu ne bataseesaamu”.
Abasumba bayanjudde emisango musaanvu egivunaanibwa Ssenyonga wabula nga gyesibye nga kuliko.
Abasumba okuva  e Luweero nga bagala poliisi enoonyereze ku Ssenyonga okujja obutereevu oba ngayita mu basajja be ssente ezokusembereza empereza ya wealth creation. Ssenyonga yali abasubiza ebyuma ebikamula ebibala era nebakola ebibiina 10 nga buli kibiina kyasonda emitwalo 60 wabula byakoma awo.
Fayiro yeemu era eriko okwemulugunya olwa Ssenyonga okutegeeza bwagenda okuzimbira abasumba kkanisa ezomulembe mu operation bye bye biwempe mu myaka gye 2000 abasumba mwetwafirizibwa ssente kyokka natatukiriza.
Abasumba be Busoga mu Disitulikiti ye Kamuli nabo baggulawo omusango ku poliisi e Kamuli nayo ngerimu ebirumira mu Ssenyonga naddala okubafera mu bya bye bye biwempe.
Abasumba okuva e Lyantonde nabo balina fayiro ku Ssenyonga ku poliisi e Lyantonde.
 E Rakai nayo fayiro ku Ssenyonga bagisaayo ku byokubafera.
 Omusumba Akampulira yawabira Ssenyonga  nti yatiisatiisa okumusanyawo era Akampulira atambulira mu kutya.
 Ssenyonga agambibwa nti alina abasumba be yawamba ngakozesa musajjawe Wasswa okuva e Butaleja nabatulugunya nokubasibira e Kasangati ku poliisi
“Ssebo Pulezidenti Museveni ne ssaabapoliisi Me Ochora fayiro ezo zonna twagala zitambule kubanga tulowooza nti nkulu. Bwezinakolwako kinatujjamu okutya nti Ssenyonga atambulira mu luseregende lwa poliisi, abaserikale tabatadde mu ngalo ze” bwe yagambye.

Do you want to share a story, comment or opinion regarding this story or others, Email us at newsdayuganda@gmail.com Tel/WhatsApp........0726054858
Share160Tweet100SendShare
Next Post
Inside Col Nakalema’s State House Anti Corruption Unit

Inside Col Nakalema's State House Anti Corruption Unit

Discussion about this post

  • Businessman Kiggundu, BLB land row takes new twist

    Businessman Kiggundu, BLB land row takes new twist

    429 shares
    Share 172 Tweet 107
  • We are coming for you, Brig Isoke warns as he arrests 29 govt officials in a week.

    427 shares
    Share 171 Tweet 107
  • Mwenda speaks out  on Sheebah rape allegations as police begins investigations

    426 shares
    Share 170 Tweet 107
  • ‘Rebels’ claim attack on Principal Judge Nzeija, say Uganda will be free again

    425 shares
    Share 170 Tweet 106
  • DP president Mao in Gen. Muhoozi birthday preparations

    424 shares
    Share 170 Tweet 106
NEWSDAY

Your source of the most critical on spot breaking news from www.newsday.co.ug. Newsday Uganda is recognized by audiences around the world as a trusted supplier of news.

newsdayuganda@gmail.com
+256 726 054 858

Categories

  • Business
  • Entertainment
  • In History
  • In Luganda
  • in pictures
  • Lifestyle
  • News
  • Perspective
  • Politics
  • Sport
  • World

Recent Posts

  • Businessman Kiggundu exposes ‘’thieves’’ within BLB as he fights on for his land
  • Tycoon Bitature battling to save his properties

© 2021 NEWSDAY.

No Result
View All Result
  • News
  • Politics
  • Lifestyle
  • World
  • In pictures
  • Luganda
  • In History
  • Sports
  • Perspective
  • Business

© 2021 NEWSDAY.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
Posting....