Wednesday, February 1, 2023
NEWSDAY
  • News
  • Politics
  • Lifestyle
  • World
  • In pictures
  • Luganda
  • In History
  • Sports
  • Perspective
  • Business
No Result
View All Result
  • News
  • Politics
  • Lifestyle
  • World
  • In pictures
  • Luganda
  • In History
  • Sports
  • Perspective
  • Business
No Result
View All Result
NEWSDAY
No Result
View All Result
Home In Luganda

Poliisi enonyereza  ku yafiridde mu byenkayana z’ettaka wakati wa Ntaganda  ne dokita

by www.newsday.co.ug
March 15, 2022
in In Luganda
121 6

Ntaganda being escorted after his appearance ath Catherine Bamugemereirwe committee.

3.2k
VIEWS

Related articles

DPP discontinues businessman Ntaganda’s case against surgeon

DPP discontinues businessman Ntaganda’s case against surgeon

June 17, 2022

Police raid home of surgeon after businessman Ntaganda defamation claims

May 22, 2022
WAKISO-UGANDA/NEWSDAY: Poliisi e Kajjansi etandise okunoonyereza ku nfa y’omuvubuka Robert Muhumuza eyatomeddwa mmotoka nemuttirawo.
Ab’oluganda lwa Muhumuza balumiriza nti omuntu wabwe okutomerwa emmotoka wakati mu lutalo ku ttaka lyekibira e Kajjansi amaaso balina okugasimba ku mulabbayi.
Kigambibwa nti Robert Muhumuza yali omu ku bakozi ku ttaka ly’ebibira e Kajjansi eriweza yiika 600 mu kiseera kino nga likayanirwa Ephraim Ntanganda ne dokita Apollo Kaggwa.
EKitongole ky’ebibira ekya Uganda National Forestry Authority(NFA) mu 1996 kyawa Kaggwa licence ya myaka 20 okulima emiti ku ttaka lino kyokka mu 2018 Ntaganda yavaayo n’ategeeza ng’ettaka lino bwalilinako ekyapa.
Twagezezaako okufuna Ntaganda abeeko kyayogera ku biriwo kyokka okufuba kwaffe kwagidee butaka.
Okuva mu 2018 kigambibwa nti Ntaganda azze ayungula ebibinja by’abavubuka ne basanyawo ebibira bino kwagamba nti alina ekyapa.
Okusinzira ku Dr.Apollo Kaggwa ng’alina ekibira ku ttaka lino ekiweza yiika 25 ,Ntaganda ezze atiisatiisa ebantu bonna abalina ebibira ku ttaka lino “okubasomessa essomo ku bukamu bwabwe”.
 Dr. Kaggwa yagambye nti mu 2018 Ntaganda yamulumba n’amusaba okutegeragana naye amuliyirile ave ku ttaka lino wabula bweyamusaba ensimbu obuwumbi 12.5 teyadda kyeyaddamu okulaba byebibinja by’abavubuka ebijja ne bitema emiti.
Dr. Kaggwa agamba nti mu December w’omwaka oguwedde Ntaganda yatuukirira abamu ku baana be ng’ayagala baddemu bakkanye ave ku ttaka lino bw eyasaba  ensimbi zirinnye okuva ku buuwmbi 12.5 okudda mu buwumbi 25 enkeera waalwo mbu Ntaganda yasindika kibinja ky’abayaaye ekibira nebakissa kutaka.
Ekyapa ekyogerwako kiri mumannya ga Lala Apertments Limited.  Kkampuni eno egambibwa okubeera mu mannya agafanagana nago aga mukyala wa Ntaganda ne muwalawe.
Oluvannyuma lw’okufa kwa Muhumuza, poliisi e Kajjansi erina abantu mukaaga beyakutte okuli n’omu bali ku lusegere lwa  Ntaganda. Ye Ssekyanzi.
Muhumuza wakubiri ku nabadde abakozi ku ttaka lino. Teopista Nabukenya NAye yafa mungeri ekyaliko akabuuza.
Ku Lwomukaaga, kigambibwa nti omugagga yaggalirwa e Kajjansi okumala akaseera era nabuzibwa ku biriwo.

Do you want to share a story, comment or opinion regarding this story or others, Email us at newsdayuganda@gmail.com Tel/WhatsApp........0726054858
Share166Tweet104SendShare
Next Post
Deputy speaker, CJ rush to US as country awaits worst news about speaker Oulanya

Deputy speaker, CJ rush to US as country awaits worst news about speaker Oulanya

Discussion about this post

  • Video: Rwandan army shoots DRC’s Sukhoi Su-35 fighter jet

    455 shares
    Share 182 Tweet 114
  • Kasese municipal council seeks bylaw to legalise homosexuality

    444 shares
    Share 178 Tweet 111
  • Retired super cop Kasingye joins private security business

    425 shares
    Share 170 Tweet 106
  • Minister Namuganza censured by Parliament

    415 shares
    Share 166 Tweet 104
  • Uganda govt paying lobbyists in US to clean up its image

    413 shares
    Share 165 Tweet 103
NEWSDAY

Your source of the most critical on spot breaking news from www.newsday.co.ug. Newsday Uganda is recognized by audiences around the world as a trusted supplier of news.

newsdayuganda@gmail.com
+256 726 054 858

Categories

  • Business
  • Entertainment
  • In History
  • In Luganda
  • in pictures
  • Lifestyle
  • News
  • Perspective
  • Politics
  • Sport
  • World

Recent Posts

  • Kabaka’s Muteesa I Royal University granted charter.
  • Report corruption acts and get a handsome commission – IGG

© 2021 NEWSDAY.

No Result
View All Result
  • News
  • Politics
  • Lifestyle
  • World
  • In pictures
  • Luganda
  • In History
  • Sports
  • Perspective
  • Business

© 2021 NEWSDAY.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
Posting....