Wednesday, February 1, 2023
NEWSDAY
  • News
  • Politics
  • Lifestyle
  • World
  • In pictures
  • Luganda
  • In History
  • Sports
  • Perspective
  • Business
No Result
View All Result
  • News
  • Politics
  • Lifestyle
  • World
  • In pictures
  • Luganda
  • In History
  • Sports
  • Perspective
  • Business
No Result
View All Result
NEWSDAY
No Result
View All Result
Home In Luganda

Kkooti ekunyizza omupoliisi azze okuwolereza aba Ssenyonga abali ku gw’okubba

by www.newsday.co.ug
April 16, 2022
in In Luganda
123 4
Kkooti ekunyizza omupoliisi azze okuwolereza aba Ssenyonga abali ku gw’okubba
3.2k
VIEWS

KAMPALA-UGANDA/NEWSDAY: Akulira bambega mu poliisi mu bitundu by’e Rwizi,SP Topher Gimei gamumyukidde mu kaguli bwabadde awolereza akulira eby’okwerinda by’omusumba wa Life Christian Church Life, Jackson Senyonga mu gw’okubbisa eryanyi n’okulumya omuntu.

Akulira abakuumi ba Ssenyonga, Mw. Israel Wasswa n’abalala basatu bavunaanibwa okukuba n’okunyaga Sam Mukula ssente ze emitwalo 50, essimu, endagamuntu ne kalonda omulala mu bunyazi obugambibwa okukolebwa nga June 8, 2018 ku kkanisa ya Ssenyonga e Bwaise. Era kigambibwa nti wakati mu bunyazi, Mukula baamumenya n’omukono gwa ddyo.

Byonna byali okumpi ne kkanisa ya Christian Life Church.
Mu lipooti ya Gimei, yawolereza Wasswa nti teyeetaba mu musango guno mwebabbira Mukula kubanga yali munda mu kkanisa ng’akuuma omusumba Ssenyonga okutuuka okusaba bwe kwakomekerezebwa ekintu ekiwakanyizibwa oludda oluwaabi nga lugamba nti alipoota yabukuusa.
Bino byonna Gimei yabitegeeza offiisi y’akulira abawaabi ba gavumenti mu lipooti gye yakola ngamuwabula okugya Wasswa ku bavunaanibwa mu musango guno.

Gimei yategeeza mu lipoota eno nti Mukula bwe yatuuka ku kkanisa yafuuka ekitagasa bwe yatandika okuwogana era n’abeera nga tasoboka wadde bagezaako okumukomako.

Related articles

Pr Jackson Ssenyonga reported to police over  Museveni Cash row

Pastor Ssenyonga’s Top TV sued to over employee’s unpaid wages

July 1, 2022

Victims of Pastor Ssenyonga bodyguard cry as they narrate horror

June 24, 2022

Oluvannyuma lw’okuwa obujjulizi obwo omuwaabi wa Gavumenti Muwaganya yakubye ebituli mu bujjulizi bwa lipooti Gimei gye yakola okulaga nti yali nkyamu era n’amubuuza oba yakolako ku sitatimenti ku musango guno, Gimei n’amutegeeza nga bwatagikolangako .

Bannamateeka babawawabirwa Boniface Lukwago ne Paul Kajuga bagezezaako okulemesa Muwaganya okukunya Gimei ekitasobose era yamulemeddeko nakuba ebituli mu lipooti.

Oluwaabi yategezeza nti waliwo ekobaane wakati wa Wasswa ne Gimei okutta omusango guno. Omusango guddamu okuwulira nga April,19,2022 ku Lwokubiri.


Do you want to share a story, comment or opinion regarding this story or others, Email us at newsdayuganda@gmail.com Tel/WhatsApp........0726054858
Share164Tweet103SendShare
Next Post

Rwanda to UK after kyeyo deal: We will not host Ugandans and other East Africans

Discussion about this post

  • Video: Rwandan army shoots DRC’s Sukhoi Su-35 fighter jet

    455 shares
    Share 182 Tweet 114
  • Kasese municipal council seeks bylaw to legalise homosexuality

    444 shares
    Share 178 Tweet 111
  • Retired super cop Kasingye joins private security business

    425 shares
    Share 170 Tweet 106
  • Minister Namuganza censured by Parliament

    415 shares
    Share 166 Tweet 104
  • Sex workers, gamblers free to trade, IGP Ochola

    554 shares
    Share 222 Tweet 139
NEWSDAY

Your source of the most critical on spot breaking news from www.newsday.co.ug. Newsday Uganda is recognized by audiences around the world as a trusted supplier of news.

newsdayuganda@gmail.com
+256 726 054 858

Categories

  • Business
  • Entertainment
  • In History
  • In Luganda
  • in pictures
  • Lifestyle
  • News
  • Perspective
  • Politics
  • Sport
  • World

Recent Posts

  • Kabaka’s Muteesa I Royal University granted charter.
  • Report corruption acts and get a handsome commission – IGG

© 2021 NEWSDAY.

No Result
View All Result
  • News
  • Politics
  • Lifestyle
  • World
  • In pictures
  • Luganda
  • In History
  • Sports
  • Perspective
  • Business

© 2021 NEWSDAY.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
Posting....