Thursday, November 20, 2025
NEWSDAY
  • News
  • Politics
  • Lifestyle
  • World
  • In pictures
  • Luganda
  • In History
  • Sports
  • Perspective
  • Business
No Result
View All Result
  • News
  • Politics
  • Lifestyle
  • World
  • In pictures
  • Luganda
  • In History
  • Sports
  • Perspective
  • Business
No Result
View All Result
NEWSDAY
No Result
View All Result
Home News

Ebyabaddewo nga Katikkiro Mayiga asisinkanye kafulu w’abawemulira ku mitimbagano Peng Peng.

by www.newsday.co.ug
August 21, 2022
in News
120 5

Katikkiro Charles Peter Mayiga Ali ku bugenyi e Sweden, assisinkanye Peng Peng awemulira ku mitimbagano

3.1k
VIEWS

SWEDEN.  Omuvubuka kafulu w’abawemulira n’okuvuma nga basinzira ku mitimbagano,  Raymond Mutumba amanyiddwa nga Peng Peng abeera e Sweden asisinkanye Katikkiro Charles Peter Mayiga ali ku bugenyi mu ggwanga eryo namwetondera okumuvvoolanga entakera.

Peng ng’afukamidde wansi yasabye ekisonyiwo era neyeyama mu maaso ga Katikkiro okukwata omumuli okwanganga bonna abanaddamu okwesimba mu bakungu okubavvoola.
 
Byabaddewo Lwamukaaga Mayiga ali ku bugenyi mu bulaaya bwe yabadde mu ggwanga lya Sweden, Peng gyabeera.
 
Mu 2019, Peng yakyaza Maama Fiona namunywesa ebilagalalagala nga bwamuweweta ku ntimbe za yintaneti oluvanyuma nawereza obubaka “Tewaali mukazi awooma nga omusawo omuganda yarabi bagamba kuranema.”
Mu 2020 yalumba Katikkiro gwe yanenya ku bya Masiro ge Kasubi obutamalirizibwa mu budde. Kyokka Katikkiro mu kiseera ekyo eyewala okukona ku linya Peng  yayanukula namulangira okunywa enjaga etuuka nokumuyita mu matu.
Ebifananyi nga basisinkanye
 
Related articles

“Museveni death”: Bloggers in panic as security closes in on Lumbuye, Nadduli’s son, Peng Peng.

July 12, 2021

Do you want to share a story, comment or opinion regarding this story or others, Email us on info@newsday.co.ug or ,Tel/WhatsApp........0702451828

Categories

  • Business
  • Entertainment
  • In History
  • In Luganda
  • in pictures
  • Lifestyle
  • News
  • Perspective
  • Politics
  • Sport
  • World

Recent Posts

  • Solicitor Bryan white charged, Remanded
  • FOUR KAPCHORWA MUNICIPALITY OFFICIALS CHARGED OVER NEGLECT OF DUTY

© 2021 NEWSDAY. Hosted by Salama Hosting

No Result
View All Result
  • News
  • Politics
  • Lifestyle
  • World
  • In pictures
  • Luganda
  • In History
  • Sports
  • Perspective
  • Business

© 2021 NEWSDAY.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

This content belongs to newsday