SWEDEN. Omuvubuka kafulu w’abawemulira n’okuvuma nga basinzira ku mitimbagano, Raymond Mutumba amanyiddwa nga Peng Peng abeera e Sweden asisinkanye Katikkiro Charles Peter Mayiga ali ku bugenyi mu ggwanga eryo namwetondera okumuvvoolanga entakera.
Peng ng’afukamidde wansi yasabye ekisonyiwo era neyeyama mu maaso ga Katikkiro okukwata omumuli okwanganga bonna abanaddamu okwesimba mu bakungu okubavvoola.
Byabaddewo Lwamukaaga Mayiga ali ku bugenyi mu bulaaya bwe yabadde mu ggwanga lya Sweden, Peng gyabeera.
Mu 2019, Peng yakyaza Maama Fiona namunywesa ebilagalalagala nga bwamuweweta ku ntimbe za yintaneti oluvanyuma nawereza obubaka “Tewaali mukazi awooma nga omusawo omuganda yarabi bagamba kuranema.”
Mu 2020 yalumba Katikkiro gwe yanenya ku bya Masiro ge Kasubi obutamalirizibwa mu budde. Kyokka Katikkiro mu kiseera ekyo eyewala okukona ku linya Peng yayanukula namulangira okunywa enjaga etuuka nokumuyita mu matu.
Ebifananyi nga basisinkanye

Do you want to share a story, comment or opinion regarding this story or others, Email us at newsdayuganda@gmail.com
Tel/WhatsApp........0726054858
Do you want to share a story, comment or opinion regarding this story or others, Email us on info@newsday.co.ug or ,Tel/WhatsApp........0702451828
Discussion about this post