WAKISO-UGANDA/NEWSDAY: Ekibiina kya Buganda Forum abegattira ku mutimbagano gwa WhatsApp bongedde obuyambi eri abali mu bwetaavu nga ogumu ku mikolo egy’okujjaguza amattikira ga Kabaka aga 28.
Omukwanaganya w’ekibiina kino, Sylvia Kirabira abaganyuddwa basangiddwa mu Massaza okuli Mawokota, Kyaggwe nawalala.
Basooka okuyamba abal mu bwetaavu omwezi oguwedde bwe babawa ebikozesebwa awaka, emmere n’ebintu ebirara.
Ku luno bagabye enkota z ‘amatooke n’emmere endala.
Enkota z’amatooke ezagabiddwa
Do you want to share a story, comment or opinion regarding this story or others, Email us at newsdayuganda@gmail.com Tel/WhatsApp........0726054858