Poliisi eyodde abantu 1100 n’emmotoka 50 okuva mu bbaala z’omu Kampala.
Ekikwekweto kyabaddewo mu kiro ekyakesezza ku Ssande.
Abaakwatiddwa nga balajana
Omwogezi wa poliisi mu Kampala n’emiriraano Luke Oweyesigire ategezezza nti abaakwatiddwa bonna bakusimbibwa mu kkooti ku Mande.
Ebipipa bya Shisha nga bisasanye
Bavunibwa kwenyigira mu bikokwa ebisasanya covid19.
Omukozi w’omubbaala nga yewozaako
Do you want to share a story, comment or opinion regarding this story or others, Email us at newsdayuganda@gmail.com Tel/WhatsApp........0726054858
Do you want to share a story, comment or opinion regarding this story or others, Email us on info@newsday.co.ug or ,Tel/WhatsApp........0702451828